Agataliikonfuufu: LUKWAGO NE BANNE E KATONGA BASISINKANYE ABAATANDIKA FDC KU MPAGI 4

Banakibiina kya Fdc ab’e Katonga basisinkanye abakade abatandiikawo ekibiina kino Okubanganya ebirowozo n’okusala entotto kubutya bwebayinza okutwala ekibiina Kyabwe mu maaso. Wano Dr Kizza Besigye abawadde empagi 4 bannakkibina kwe balina okutambulirako batwale ekibiina mu maaso. Ensinsinkano ebadde Namugongo.

Agataliikonfuufu: LUKWAGO NE BANNE E KATONGA BASISINKANYE ABAATANDIKA FDC KU MPAGI 4
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Lukwago ne banne e Katonga