#VibeMix: Omuyimbule Lwasa awanda muliro. Agamba obulango bwe baabukubako emyezi 3 ku mwaka gwebaali baalagaana. Yye yalowooza mbu beebaalina okumuliyirira obutazannya birango bye. Yekokkola kaayise ka Looya ak'obukooti mbu keekaamutuusizza e Luzira nga baagala okumuswaaza.