Agataliikonfuufu OMULIRO GUKUTTE EBIBANDA BY'EMBAAWO MU NDEEBA

Nov 05, 2023

Omuliro ogutannategeerekeka kweguvudde gukutte ebibanda by’embaawo mu Ndeeba mu biseera eby’amalya g’ebyemisana ne gusaanyawo ebintu bya bukadde na bukadde. Ebibanda ebikutte bisangibwa Zooni ya Kasumba era nga Poliisi y’abazimyamooto erwanaganye n’omuliro guno.

NewVision Reporter
@NewVision

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});