Agataliikonfuufu SSAABAMINISITA AGGADDEWO OMWOLESO GWA SSAAYANSI

Ssaabaminisita Robina Nabbanja aggaddewo omwoleso gwa ssaayansi ne tekinologiya ogubadde gubumbujjira mu kisaawe e Kololo.Atongozza kkaadi ezikozesa tekinologiya abasaabalira mu bbaasi z’amasannyalaze ezikolebwa kuno ezigenda okukozesebwa abasaabaze.

Agataliikonfuufu SSAABAMINISITA AGGADDEWO OMWOLESO GWA SSAAYANSI
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #New Vision #Agabuutikidde #Omwoleso gwa Sayansi