Mu bitundu eby’e Karamoja, abaana abazaalibwa n’akawuka ka mukenenya bangi bawanduka mu masomero nga tebannamaliriza P7. Nga tufumitiriza ku bulwadde bwa mukenenya, ku kitongole ky’obwanakyewa ekya READ FOUNDATION, ku bayizi 120 be bawandiisa nga COVID 19 tanajja, baatuuzizzaako 10 bokka mu bigezo bya P7