Agataliikonfuufu OMUGGA MAYANJA GUWAGUZZA E BULOBA, ABATAMBUZE NE BASOBERWA
Entambula esanyaladde ku luguudo olugatta Buloba ku Nsangi oluvanyuma lw’olutindo ku mugga Mayanja okutendewalirwa neruggwamu olwa nnamutrikwa w’enkuba afuddemba ensangi zino. Kino kiwalirizza ne poliisi mu kitundu kino okuliggala wadde abasinga bafuuse ba ngumya mutwe nga bakyasalinkiriza okusomoka emitala.
Agataliikonfuufu OMUGGA MAYANJA GUWAGUZZA E BULOBA, ABATAMBUZE NE BASOBERWA