Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI ASABYE AMAWANGA AGAAKULA EDDA OKUYAMBA KU MAWANGA AGAKYAKULA

Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni asabye amawanga agaakula edda okuyamba ku mawanga agakyakula nga bawagira enteekateeka ez’okuzzaawo obutonde bwensi. Bibadde mu bubaka bwatisse ssaabaminisita Robinah Nabbanja bwamukiikiridde mu lukungaana lwa United Nations Climate summit e Dubai.

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI ASABYE AMAWANGA AGAAKULA EDDA OKUYAMBA KU MAWANGA AGAKYAKULA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New vision #Nabbanja e Dubai