Agtaliikonfuufu EYAZIIKULA EBISIGALA AKUKUNUDDWA GYABADDE YEEKWESE

Owooluganda eyakuliramu okuziikula ebisigala by’abantu 45 e Nakasajja mu Mukono Poliisi emukukunuddeyo gyabadde yeekwese n’asimbibwa mu kkooti. Omulamuzi amusindise ku alimanda n’ayisa ekiragiro ku munnamateeka eyamukolera ku mpapula zeyakozesa.

Agtaliikonfuufu EYAZIIKULA EBISIGALA AKUKUNUDDWA GYABADDE YEEKWESE
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Eyazikuula ebisigala by'abafu #Atwaliddwa ku Alimanda