Ekitongole kya NIRA kikakasizza nga bwekigenda okutuusa obuweereza bwakyo ku baana n’abakulu abagenda okujja mu kivvulu kya TOTO Christmas Festival. Ekivvulu kino kitegekeddwa kkampuni ya Vision Group kya kyakubeerawo mu bimuli bya Sheraton Hotel mu Kampala ku Ssande eno.