Agataliikonfuufu: PULEZIDENTI ATONGOZZA OMUKUTU GWOKUYAMBA BA YINVESITA,

Bamusigansimbi bandifuna ku buweerero olw’omukutu ogutongozeddwa gavumenti okubataasa ku babadde babateerawo obukwakkulizo nga tebannatandikawo mirimu. Etongozeddwa Pulezidenti Museveni mu maka g’obwapulezidenti Entebbe. Palamenti ekkiriza okusaba kwa gavumenti okukola oluguudo lwa Kampala – Mutukula ku bbanja lya buwumbi 692bn, gavumenti esasule oluvanyuma mu myaka 2, gyebyensimbi egiddako bwenaaava efunye ensimbi.

Agataliikonfuufu: PULEZIDENTI ATONGOZZA OMUKUTU GWOKUYAMBA BA YINVESITA,
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Omukutu gutongozeddwa