Vidiyo

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI AWABUDDE ABANTU, "MWETTANIRE ENNIMA EVAAMU SSENTE"

PULEZIDENTI Yoweri Museveni asabye abalimi okwettanira enkola ya yiika 4, enkola y’okulima egenda okulinnyisa enyingiza y’amaka n’okutumbula enkulaakulana y’eggwanga n’enkulaakulana. Pulezidenti Museveni abadde ayogerako mu lukungaana olubadde ku kisaawe ky’e Kikwaya oluvannyuma lw’okutongoza ffaamu ya Karori Kamanyire Demonstration mu e Kakumiro.

Agataliikonfuufu PULEZIDENTI MUSEVENI AWABUDDE ABANTU, "MWETTANIRE ENNIMA EVAAMU SSENTE"
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
PULEZIDENTI MUSEVENI
AWABUDDE ABANTU
MWETTANIRE ENNIMA