Agataliikonfuufu NNAZAALA AKUBYE MUKAMWANA LWA KUGANZA MUTABANIWE

Nnazaala akkirizza bweyalumba mukamwana ow'emyaka 70 n’amusinsimula kibooko ng’amulanga okuganza mutabaniwe ow'emyaka 37 n'amumenya n’okugulu okumu Katonda kweyali amuwadde! Awadde ensonga nti kimuluma obutafuna bazzukulu kubanga mukamwana mukadde atakyasobola kuzaala nga n'abawala be baamusendera abaleka mu nyumba n'addayo ewa nnamukadde.

Agataliikonfuufu NNAZAALA AKUBYE MUKAMWANA LWA KUGANZA MUTABANIWE
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #NNAZAALA AKUBYE MUKAMWANA