Ebikumi n’ebikumi by’abakungubazi bagenze ku kyalo Kasagala e Busujju okuziika maama m’omwanawe abaafiiridde mu kabenje akaagudde e Kapchorwa ku lwookubiri bwe baali bava okulambula ebiyiriro bya SIPII, mmotoka neremera omugoba waayo negaana okusiba.