Agabuutikidde KITALO ABAWAGIZI BA TTIIMU YA KITARA FC BASATU BAFIIRIDDE MU KABENJE
Abantu basatu bafiiridde mu kabenje akagudde e Kakindo mu disitulikiti y’e Hoima ku luguudo lwa Hoima-Masindi. Bano babade bawagizi ba ttiimu ya Kitara FC nga bava okulaba omupiira ogwaggadewo ekitundu ekisooka ekya sizoni.
Agabuutikidde KITALO ABAWAGIZI BA TTIIMU YA KITARA FC BASATU BAFIIRIDDE MU KABENJE