Bannayuganda abaatwalibwa e Afaganistan ne Iraq abasooba mu mitwalo 20 batotodde embeera ey’okusomozebwa gyebaayitamu mu mawanga gano mwali okukubibwa boomu nga abanji ku bafuuna endwadde n’obuvune. Basaba gavumenti ya America okutunula mu nsonga zaabwe.