Agabuutikidde KCCA EYODDE ABAANA ABAKARAMOJA ABAWANGAALIRA MU KISENYI
Ekitongole kya KCCA nga kiyambibwako poliisi y’e Katwe bakoze ekikwekweto ku baana abakaramoja n’abantu ababeera ku abasukka mu 300 nebatwalibwa e Masuulita ewali ekifo webakuumira. Okusinziira ku nteekateeka eriwo bano baakubayigiriza emirimu egy’emikono.
Agabuutikidde KCCA EYODDE ABAANA ABAKARAMOJA ABAWANGAALIRA MU KISENYI