Agataliikonfuufu: EYALI OW'EKITTAVVU KYA NSSF JAMWA ASONYIYIDDWA PULEZIDENTI

Omukulembeze weggwanga aliko abasibe 13 bawadde ekisonyiwo bayimbulwe balye butaala okuli neyali Senkulu wa NSSF David Chandi Jamwa kunsonga zebyobulamu nobuntu bulu.Abassibe 11 kwabo abasonyiyiddwa babadde ku bibonerezo byakukabasanya baana abatanetuuka.

Agataliikonfuufu: EYALI OW'EKITTAVVU KYA NSSF JAMWA ASONYIYIDDWA PULEZIDENTI
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Ttuntu #Museveni asonyiye abasibe 13