Agataliikonfuufu: OMUGOLE ABBYE BBA NATAMULEKERA KANTU N'AMAKANZU AGATUTTE
Hajji Baker Ssali omutuuze w’e Maya ekiri mu town council ye Kyengera asobeddwa eka ne mu kibira oluvannyuma lwa mukyalawe Nandagwe Saidat abadde yakamwanjula mu Maka gabazadde be agasangibwa e Bukya Kassanda okusiba ebintu by’omu nju n’abitwala.
Agataliikonfuufu: OMUGOLE ABBYE BBA NATAMULEKERA KANTU N'AMAKANZU AGATUTTE