Agataliikonfuufu: ETTAKA ERIKAYANIRWA ABA BIG ZONE, RDC AYIMIRIZZA EBIKOLEBWAKO.

RDC w’e Wakiso Justine Mbabazi ayimirizza ebibadde bikolebwa ku ttaka ly’omugagga wa Big zone e Nansana. RDC okuyimiriza byonna kidiridde bbulooka w’ettaka okutwala guleeda eggulo n’asenda ettundutundu ku ttaka lino eriwezaako yiika 32.

Agataliikonfuufu: ETTAKA ERIKAYANIRWA ABA BIG ZONE, RDC AYIMIRIZZA EBIKOLEBWAKO.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision