President Yoweri Museveni aweze okufaafaagana n’abasomesa abaggya ssente ku bazadde mu masomero ga bonna basome. Abyogeredde Jinja mu kukuza ameenunula aga 38. Pulezidenti era agambye nti ajja kulimbululula obulimba obuli emabega wabagambibwa nti babuzibwaawo.