Ttuntu: OKUTUMBULA EBYOBULAMU WALIWO ABAKOZI ABAGOBEDDWA

IGG alagidde abakozi ba gavt 2 bagobwe Ku mirimu mu district ye Iganga ne Bugiri, akulira eddwaliro lya Bugiri general hospital agobeddwa lwa kwebulankanya na kubba musaayi mu ddwaliro ate ye akulira eggwanika ly'ensimbi (treasury) lya lganga municipality central division agobeddwa lwakujingirira mpapula za buyigirize.

Ttuntu: OKUTUMBULA EBYOBULAMU WALIWO ABAKOZI ABAGOBEDDWA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #AGabuutikidde #New Vision #OKUTUMBULA EBYOBULAMU