🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Vidiyo

Agabuutikidde TEWALI SSENTE ZAAKUTEGEKA KULONDA KWA BA LC1 NE LC2 PS Ramathan Goobi

Minisitule yebyensimbi erangiridde nti tewali sente zakutegeka kulonda kwa LC One yadde nga minisitule yeemu yalangirira omwaka oguwedde nga bweyali efulumizza sente zino. Akulira eggwanika lyeggwanga Ramathan Ggoobi bwabadde afulumya ensimbi eza kwoota ekyokusatu ategeezezza nti mukiseera essira gavumenti eritadde mu kubala bantu.

Agabuutikidde TEWALI SSENTE ZAAKUTEGEKA KULONDA KWA BA LC1 NE LC2 PS Ramathan Goobi
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
TEWALI SSENTE ZAAKUTEGEKA KULONDA