Ab’ekitongole ki Transparency International Uganda bafulumizza ensengeka y’amawanga agasinga okulya enguzi munsi yonna. Mu mawanga g’obuvanjuba bwa Africa Somalia yeesinga negobererwa South Sudan nga Uganda ekwata kyakutaano. Alipoota eno eyakolebwa omwaka oguwedde efulumiziddwa ku kitebe kyabwe mu Ministers Village.