Vidiyo

Agataliikonfuufu OW’AMAGYE AKUBYE MUGANZIWE AMASASI AGAMUSSE NAYE NE YEEKUBA ESSASI MU KAMWA

Omuserikale w’amagye ali ku ddaala lya kopolo era eyaliko omukuumi w’eyali minisita omubeezi ow’amazzi n’obutondebwensi akubye muganziwe amasasi agamusse naye oluvannyuma ne yeekuba essasi mu kamwa erimusse.Kitegerekese nti entabwe evudde ku mukazi ono kukyawa mujaasi.

Agataliikonfuufu OW’AMAGYE AKUBYE MUGANZIWE AMASASI AGAMUSSE NAYE NE YEEKUBA ESSASI MU KAMWA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
AGabuutikidde
New Vision
OW’AMAGYE AKUBYE MUGANZIWE
AMASASI AGAMUSSE