Vidiyo

Agataliikonfuufu ENTAANA EYA FUUTI 15 OMUNAATEREKEBWA LWOMWA EWEDDE OKUSIMWA ABASIMI NE BASABA SODA

Abasimye entaana y’omutaka Eng.Denis Lwomwa basiibye basanyufu oluvannyuma lw’okugabulwa omuceere n’ebiyungula by’ennyama ne bibakka.Kyokka era wadde guli gutyo,babanjizza Soda nga bagamba nti omugenzi azzenga amubagulira.Yo Entaana bagimaze nga ya fuuti 15.

Agataliikonfuufu ENTAANA EYA FUUTI 15 OMUNAATEREKEBWA LWOMWA EWEDDE OKUSIMWA ABASIMI NE BASABA SODA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Tags:
Agataliikonfuufu
Agabuutikidde
New Vision
ENTAANA EYA FUUTI 15