Agataliikonfuufu LWOMWA OMUBUZE DANIEL BBOSA ATEREKEDDWA, KABAKA NAVUMIRIRA ETTEMU

Lwomwa omubuze Engineer Daniel Bbosa aterekeddwa ku butaka bw’ekika e Mbaale Mpigi wakati mu kukubiriza abakungubazi okubaako bye bamuyigirako. Ssaabasajja Kabaka mu bubakabwe bwatidde amyuka katikkiro asooka Hajji Twaha Kaawaase avumiridde ettemu lino n’asaba ab’obuyinza okunoonyereza okutuuka ku kinyusi ky’abaali emabega waalyo

Agataliikonfuufu LWOMWA OMUBUZE DANIEL BBOSA ATEREKEDDWA, KABAKA NAVUMIRIRA ETTEMU
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision