Agabuutikidde ABA NDA BAKOZE EKIKWEKWETO MU KIBUGA, ABAKOLA MU ZIFAMASE EZENJAWULO BAYOOLEDDWA
Aba NDA bakoze ebikwekweto mu Kampala mwe basanze pharmacy ezitunda obukebera akawuka akaleeta mukenenya, obukebera omusujja gw’ensiri n’e Hepatitis B nga bwayitako. Ekyennyamiza nti ate abaddukanya ebifo bino babussaako obupapula okukyusa ennaku z’omwezi ekissa obulamu bwababukozesa mu matigga. Ekikwekweto kino kiyindidde ku Wilson Street mu Kampala.
Agabuutikidde ABA NDA BAKOZE EKIKWEKWETO MU KIBUGA, ABAKOLA MU ZIFAMASE EZENJAWULO BAYOOLEDDWA