Agabuutikidde MINISITA MUYINGO ATIKIDDE ABASAWO ABAJANJABA ENDWADDE Z'EMITWE ABAKUUTIDDE BWESIMBU

Libadde ssanyu jjeerere ng’abasawo 372 abamalirizza emisono gyabwe ku ttendekero ly’abajjanjaba abalwadde b’emitwe e Butabika batikkirwa. Emikolo gikoleddwa minisita omubeezi ow’amatendekero agawaggulu Dr JC Muyingo.

Agabuutikidde MINISITA MUYINGO ATIKIDDE ABASAWO ABAJANJABA ENDWADDE Z'EMITWE ABAKUUTIDDE BWESIMBU
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #MINISITA MUYINGO ATIKIDDE #ABASAWO ABAJANJABA ENDWADDE