OMUYIMBI KING SAHA AKUNZE ABANTU OKUGENDA OKULABA EMPAKA ZA MISS NE MR BUKEDDE EZ’AKAMALIRIZO

Omuyimbi Mansoor Ssemanda amanyiddwa nga King Saha omu kubagenda okuyimba ku mpaka ez’akamalirizo eza Miss ne Mr Bukedde akoowodde abantu okugenda mu bungi ku wonder World e Kasanga basobole okulaba abawanguzi.

OMUYIMBI KING SAHA AKUNZE ABANTU OKUGENDA OKULABA EMPAKA ZA MISS NE MR BUKEDDE EZ’AKAMALIRIZO
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #agabuutikidde #New Vision #OMUYIMBI KING SAHA AKUNZE #ABANTU OKUGENDA OKULABA #EMPAKA ZA MISS NE MR BUKEDDE