Agataliikonfuufu: KATIKKIRO AWEMUKIDDE ABA NUP. OMWANA BWAKUSOBYA OTTA MUTTE BONNA BAANA.

Mar 30, 2024

Katikkiro Charles Peter Mayiga akuutidde ab'ekibiina kya NUP babeenga n'okusalawo ku biba biguddewo baleme kwerumaluma n'okweyawulamu. Katikkiro bino abyogedde asisinkanye akulira oludda oluwabula gavumenti ku Bulange e Mmengo gyebagulidde emijoozi gy’emisinde gy’amazaalibwa ga Kabaka gya bukadde 21.

NewVision Reporter
@NewVision

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});