Agabuutikidde AKABENJE KATUZE MUSAWO KEENYIGIDDEMU EMMOTOKA 5 KAVUDDE KUMUGOBA WA TAKISI ABADDE AYIS

OMUSAWO mu ddwaliro ekkulu e Bugweri Dr.Jeremiah Nkayimbi afiridde mu kabenje akagudde kukyalo Butende ku luguudo oluva e Iganga okudda e Bugiri. Mu kabenje kano akabaddemu emmotoka ttaano akalese abantu abasoba mu 10 nga basimattuse n’ebisago by’amaanyi.

Agabuutikidde AKABENJE KATUZE MUSAWO KEENYIGIDDEMU EMMOTOKA 5 KAVUDDE KUMUGOBA WA TAKISI ABADDE AYIS
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #agabuutikidde #New vision #AKABENJE KATUZE MUSAWO #KEENYIGIDDEMU EMMOTOKA 5