Agataliikonfuufu FAMIRE YA BANTU 10 BADDUSIDDWA MU DDWALIRO BAATEEBEREZEBWA OKULYA OBUTWA
Apr 02, 2024
Abooluganda 10 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Iganga nga bateeberezebwa okulya emmere erimu obutwa.Bino biri ku kyalo Bukwaya mu disitulikiti y’e Iganga.Mu ddwaliro ly’erimu mulimu ne ssemaka agambibwa okunywe omwenge ogulimu emmimbiri.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment