Pulezidenti Yoweri Museveni atenderezza bannaddiini olw’obubaka bwebawadde mu kutambuza ekkubo ery’omusaalaba. Pulezidenti ategeezezza nti omulamwa ogwesigamiziddwako ogwa yagala katonda n’omutima gwo gwonna n’okwagala muliraanwawo nga bweweyagala nti gyabadde mirungi.