Vidiyo

Fayiro ku Mmeeza DDALA KIKI EKYAVIIRAKO BENON ARINAITWE mukiga OKUFA

Fayiro yaleero tuli Mbalwa mu kira Municipality, omusajja Benon Alinaitwe yali amaze ku kyalo emyaka 5 era nga abatuuze baamukazaako lya Mukiga. Lwali olwo newavaayo omusajja eyatuukirira Mukiga naamusaba amutwale ku musawo omunansi e Masaka a muvumule okunnywa omwenge ekintu Benon kyatagaana era yasiibulako abeemikwano beyasobola okulaba nga agenda bamuwonye ettamiiro wabula yagenda okudda nga ali ku mugo gwa ntaana bamuddusa muddwaliro ebyembi n'afa enkeera nga tewli ategedde kyamukoleddwa ekintu ekyaleka abatuuze ne mikwano gye mu bibuuzo. Ye driver eyali amanyiddwa nga Rogger yabinnyika dda munsuwa. katuwulire emboozi eno

Fayiro ku Mmeeza DDALA KIKI EKYAVIIRAKO BENON ARINAITWE mukiga OKUFA
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

Tags:
Fayiro ku mmeeza
DDALA KIKI EKYAVIIRAKO BENON