Pulezidenti Museveni alabudde ab’omukiikakkono bakomye okusimbira bamusigansimbi amakuuli

Pulezidenti Museveni asabye abantu mu bukiika kkono bw’eggwanga okukomya okulwanyisa ba yinvesita abatwalayo amakolero nga balowooza nti bazze kubabbako ttaka kyagamba nti kijja kukosa enkulaakulana y’ekitundu. Abadde alambula ekkolero lya Atiak Sugar Factory eryatandikibwa musigansimbi Amina Hersi Moghe mu disitulikiti ye Amuru.

Pulezidenti Museveni alabudde ab’omukiikakkono bakomye okusimbira bamusigansimbi amakuuli
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision