Prof.Gilbert Balibaseka Bukenya omuwabuzi wa pulezidenti ku nsonga z’entobazi nebibira bumwefuse nabayiwa ettaka ku lukingizzi lwolutobazi lwenyanja Nalubaale. Agugumbudde banannyini speke resort e Munyonyo abayiwa ettaka mu lutobazzi lw’ennyanja Nalubaale.