Libadde Ssanyu jjereere ng’omumbejja w’e Toro Elizabeth Bagaaya nga yeebaza katonda olw’obulamu bwamuwadde neebyo byamukozesezza mu myaka 88 gy’alina. Okusaba okw’okwebaza kubadde ku lutikko e Namirembe ng’oluvannyuma asembeza abagenyi ku kijjulo ekitegekeddwa Maama Nnabagereka ku Serena.