Minisita ow’ebyenjigiriza eby’amatendekero aga waggulu Dr.JC Muyingo akuliddemu abakungubazi mu kuziika Louis Sseggonna omutandisi wa bbanka y’obwegassi eya SAO Ziroobwe n’akubiriza abazadde okuweerera abaana.Bino bibadde ku kyalo Namawojja e Ziroobwe mu disitulikiti y’e Luweero.