Vidiyo

Nnoonya Omukyala ow'empisa Omuzira ngeye tokuba ku ssimu yange

Ssembogga George myaka 25 musajja Mulimi era musuubuzi, tawasangako yazimba yetaaga omukazi ow'empisa, atayagala nnyo ssente, nga mukozi nnyo, akulidde mu maka agalimu Ediini atagenda kumupeeka kumwanjula, ayagala balamu be nga teweddira Ngeye mukubireko.

Nnoonya Omukyala ow'empisa Omuzira ngeye tokuba ku ssimu yange
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision