Vidiyo

"Kannetikke omusaalaba kulwa Bannayuganda" Sipiika ayanukudde Bungereza ku nvumbo

Sipiika Annet Anitah Among  asekeredde gavumenti ya bungerezza  eyamutaddeko envumbo yobutaddamu kulinnya  lwa kigere mu gwanga lyabwe nga nebyobugaga bye  byalinayo bwatakyasobola kubifuna. Ono  agamba nti bino byonna sibyakumuyigula ttama kuba bino byekwaso kubanga yakulemberamu ababaka ba palamenti nebayisa etteeka erikugira omukwano ogw’ekikula ekimu.

"Kannetikke omusaalaba kulwa Bannayuganda" Sipiika ayanukudde Bungereza ku nvumbo
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision