Vidiyo

Bukedde banjudde akatabo ka Pass PLE akagenda okusigala nga kafulumizibwa

Abazadde bawabuddwa okulambika obulungi abaana mu luwummula nga babajjukiza okutunulako mu bitabo okukuuma obwongo nga bwogi. Bibaddewo ng’aba Bukedde baanjula akatabo ka Pass PLE akagenda okusigala nga kafulumizibwa ne mu luwummula.

Bukedde banjudde akatabo ka Pass PLE akagenda okusigala nga kafulumizibwa
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision