Abakyala b'embuto mu beekokkola abasawo mu malwaliro ga KCCA

Abakyala b'Embuto mu Munisipaali y'e Nakawa beekokodde Abasawo mu Malwaliro ga KCCA bebagamba nti basusse obukambwe ensangi zino ekibaviirako okutya okugenda okunywa Eddagala oluusi ekibaleetera obuzibu. Bano babadde Mutungo nebasaba ab’ebyobulamu okubaako kyebakola.

Abakyala b'embuto mu beekokkola abasawo mu malwaliro ga KCCA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision