Vidiyo

Ssemaka alojja emiggo mukaziwe gy’amukuba buli lwamukomako ku bwenzi

Abafumbo basoowaganye omusajja bwalumirizza mukaziwe omukubanga buli kadde ng’amunenyezaako olw’obwenzi. Bano tubasanze mu maka gaabwe e Bulaga ku luguudo olw’e Mityana ng’omusajja ayagala omukazi amuviire

Ssemaka alojja emiggo mukaziwe gy’amukuba buli lwamukomako ku bwenzi
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision