Abasuubuzi nga bagenze okusisinkana Omukulembeze w'eggwanga abatembeeyi bagufudde mugano emmaali bagiyiye ku nguudo.

Abasuubuzi bakedde kuggala maduuka gaabwe nebagenda ku kisaawe e Kololo okusisinkana pulezidenti okwogera ku misolo n’enkola ya EFRIS eyabeewanisa amatanga. Bbo abatembeeyi bakubye gudiikudde nebayiwa emmaali ku nguudo era baagamba bakoledde ddala.

Abasuubuzi nga bagenze okusisinkana Omukulembeze w'eggwanga abatembeeyi bagufudde mugano emmaali bagiyiye ku nguudo.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision