Kitalo! Omusomesa w’e Makerere Mugagga Julius atemuddwa Omulambo gwe negusuulibwa mu Nnyanja
Poliisi etandise okunoonyereza ku ttemu eryakoleddwa kw’abadde omusomesa w’e Makerere Mugagga Julius ng’ono omulambo gwe bagusanze mu nnyanja Nalubaale e Portbell Luzira. Omusomesa ono abadde yabula ku ngandaze.
Kitalo! Omusomesa w’e Makerere Mugagga Julius atemuddwa Omulambo gwe negusuulibwa mu Nnyanja