Obwakabaka ne UPDF bakubaganye empawa ku Captain Edward Ssempijja abadde aduumira eggye erikuuma Kabaka gyeyalaze
Obwakabaka butangaazizza ku bigambibwa nti Capt. Edward Ssempijja abadde akulira abajaasi abakuuma Omutanda nti yasuddewo omulimu n’adduka. Omwogezi w’Obwakabaka ng’asinziira ku Bulange e Mengo bino abisambazze n’akakasa nti Capt. Ssempijja yabasiibula bulungi.
Obwakabaka ne UPDF bakubaganye empawa ku Captain Edward Ssempijja abadde aduumira eggye erikuuma Kabaka gyeyalaze