Omuvubuka eyalabikira mu katambi ng’atema omusuubuzi asindikiddwa ku alimanda.

Omuvubuka eyalabikira mu katambi ng’akuba omusuubuzi w’akasooli ennyondo n’okumutema ebiso agguddwako emisango ebiri omuli ogw’okugezaako okubbisa eryaanyi n’okugezaako okutta omuntu. Omulamuzi Adams Byaruhanga amutegeezezza nti emisango gyeyazza gyannaggomola bwatyo n’amusindika ku alimanda okutuusa nga 27 omwezi ogujja

Omuvubuka eyalabikira mu katambi ng’atema omusuubuzi asindikiddwa ku alimanda.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision