Bannakibiina kya NUP e Masaka baagala Dr. Abed Bwanika yeetondere eggwanga olw’okwogera byebayise ebyensimattu.

May 22, 2024

Banakibiina kya National Unity Platform e masaka bavumiridde eneeyisa y’omubaka Dr. Abedi Bwanika gwebagamba nti yasiwuuse empisa n’atuuka n’okwogera byebagamba nti tebiyisika mu kamwa ku lumbe. Bano kati bagaala Bwanika yeetondere eggwanga olw’okuddira amaziga ga banne nagafuula akadaala k’ebyobufuzi. Babyogeredde ku woofiisi zaabwe mu kibuga Masaka.

NewVision Reporter
@NewVision

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});