Yaaya eyalumirizza mukamaawe okukweka omulambo mu nnyumba bimukyukidde

Poliisi y’e Kyengera eyimbudde omukazi, yaaya gweyalumirizza okukweka omulambo mu kisenge kye ekyaviiraako okukyaza. Poliisi ate eggaliddemu yaaya olw’okubawa amawulire ag’obulimba

Yaaya eyalumirizza mukamaawe okukweka omulambo mu nnyumba bimukyukidde
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision