Ssaabadduumizi wa Poliisi omuggya Abbas Byakagaba akwasiddwa woofiisi mu butongole
May 29, 2024
Ssaabadduumizi wa Poliisi omuggya Abbas Byakagaba akwasiddwa woofiisi mu butongole n'alambika Empagi 9 z'agenda okwesigamako okulabanga Poliisi eyongera okunyweza eby'okwerinda mu Ggwanga. Byakaga addidde martin Okoth Ochola eyawummula emirimu mu mwezi gw’okusatu omwaka guno oluvannyuma lwa kontulakiti ye okuggwako.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment